Friday, 24/05/2019 | 10:13 am GMT+7
VietNam
+24C
moderate rain
humidity: 100%
wind: 2km/h NNW
H 24 • L 24
24C
Wed

BEBE COOL NEW SONG LYRICS ENJOY

Now we about to start a 12 months music,politics, information, awakening,thunderous, medical,reconciliation, effective,loving, annoying, assuring journey.
Ladies and gentlemen, fasten your seatbelts.
#NSILIKAMU

Intro

Mastermind in Anada, Wani production, Bebe Cool Banton, yeah...

Chorus

Nsirikamu,
N'oluusi nembulamu,
Bwemba nzifunye nenywaamu,
Bun'obulamu twaabusangawo abagenda babulekawo ×2

Verse 1

Well,twaasisinkana Kampala,
N'emirimu tujikolera Kampala,
Ekireetawo enjawukana.. Kululunkanira byebatatuuyanira....
Tebatya bayiwa n'omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby'enfuna tebigulwa musaayi ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi ngatukolera wamu naye ate tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky'ovolaba obw'olumu mpowa ne......

Chorus 2

Nsirikamu,
N'oluusi nembulamu,
Bwemba nzifunye nenywaamu,
Bun'obulamu twaabusangawo abagenda babulekawo ×2

Verse 2

Kyetugoba tukimanyi nekyetuli tukimanyi,
Tetudumira ku bintu byetutamanyi,
Byetwoogerako bibera ebyo byetumanyi,
Nga g'emazima abasinga gebatamanyi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu.
Kitukakatako Bana Uganda kyekimu,
Obutatunda nnyaffe Uganda.
Entasiima ebulwa ajiwa,
Bana Uganda tusaanye tusiimeko.
Akatono akaliwo kaamugaso nnyo,
Bwetuba tukakozesa byamugaso era.

Chorus

.............
N'oluusi nembulamu,
Bwemba ngafunye nenkomawo,
(amazima)
Kubanga twaagasangawo abagenda bagalekawo ×2

Verse 3
Bw'olwaanirira eddembe lyo tolinnyirira ddembe lyange.
Mukazi wo tokwata ku mukazi wange.
Entalo z'Obufumbo zisigale mu kisenge.
Toyanika buziina bwaffe mu basekeeterezi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu. Twebeereremu banaUganda kyekimu, Tukimalirize ku kalulu kali. Well, Twaasisinkana Kampala, n'emirimu tujikolera Kampala, Ekireetawo enjawukana, kululunkanira byebatatuuyanira. Tebatya bayiwa n'omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby'enfuna tebigulwa musaayi ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi ngatukolera wamu naye ate tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky'ovolaba obw'olumu mpowa ne......
Nsirikamu. "Ebigambo tebigula mugaati, A Sama Sojah.

 

Your Number One Platform For The Latest News and Trends In The Music Industry, Celebrity Gossip And Music Promotion

FACEBOOK PAGE

Photos On Instagram

    Contact Us

    Email: info@gmail.com

    Phone: +256 755 196813

    Whatsapp: +256 755 196813

    Address: Makindye, Kampala, Uganda

    Positive SSL